News
Minisita w'Obuwangwa ennono n'Obulambuzi mu bwakabaka bwa Buganda Dr. Anthony Wamala asabye abantu ba Kabaka okuwagira enteekateeka z’empaka z’obwannalulungi.
Ssaabasumba ategeezezza ng'ekiggwa ky'Abajulizai bwe kyetaaga ensimbi okukiyooyoota ...
Abakugu bakubuulira engeri gy'oyinza okweddaabulula ng'omukyala ng'oyita mu nkola ya Grow Project ...
KKOOTI eyimirizza omugagga Moses Kalungi okuzimba ekizimbe kye yabadde asitudde ku Nasser Road nga bamulanga kuyingira mu ttaka ly’ekitongole ky’eggaali y’omukka.
WALIWO ebintu eby’obulabe awaka abazadde bye tubuusa amaaso naye nga bisobola okubeera eby’obulabe eri naddala abaana bwe tuba tetubyanguyidde.
Abayizi 389 batikkiddwa ku Ernest Cook ne basabibwa okufa ku bantu May 24, 2025 Omukolo guno bagukoledde mu gardens za Lutikko e Namirembe ...
NIRA etegeezezza nti kaweefube ono asookedde ku Vision Group ng'ekitongole era waakubuna eggwanga lyonna ...
Goba obwavu ng'okola pellet mu lumbugu okufunamu emigaso egisinga ...
YUNIVASITE ya gavumenti ey’abasomesa eya Uganda National Institute for TeacherEducation (UNITE) etandise okubangula abayizi mu butongole okwetoolola eggwanga oluvannyuma lw’ebbanga lya myaka ebiri ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results