Sarah Atayo eyanoba emyaka ena nga akati ayagala kudda mu maka bba mweyasiza edda omukazi, bba alemeddeko nga agamba nti tamuzza ...
Chapo, 48, who was previously a little-known provincial governor, extends his Frelimo party's 50-year rule of the gas-rich African nation after October's contested election.
EKIBIINA kya Uganda Federal Alliance kyezizza buggya ne bakiikira kaliisoliiso wa Gavumenti Betty Kamya ensingo olw’okubaabulira ne yeegatta ku NRM mu kiseera kye baali basinga okumwagaliramu.
BANKA ya Equity Uganda eronze Gift Shoko okugikulira oluvannyuma lw'eyaliwo Anthony Kituuka okulekulira.
ABATUUZE be Masozi –Bukasa mu Bweyogerere si bamativu n’engeri abamu ku bannabwe gyebakukutamu ku nsonga z’okubaliyirira olw’oluguudo lw’eggaali y’omukka olwa Standard gauge Railway olugenda okuyita ...
PRETTY Nicole eyakyaka ennyo omwaka oguwedde mu katambi ng’alwanira omuvubuka ne munne eyasibwa olw’okumutulugunya, omwaka 2025 agutandikidde mu maanyi era abamuli okumpi bagamba n’enjogera yakyuse ...
EDDWALIRO ly’e Mulago lyakutandika enkola y’okusimbuliza ebitundu by’omu mubiri naddala ekibumba mu April w’omwaka guno.
The discovery of the first camps had little impact on the public at large because the images were not widely shared.
Of the more than 1.3 million people imprisoned in Auschwitz-Birkenau, 1.1 million -- mainly Jews -- perished, either from asphyxiation in the gas chambers or from starvation, exhaustion and disease.
Abasiisita b’ekibiina kya Bannabiikira (Daughters of Mary) abamanyiddwa ennyo nga Ababiikira b’e Bwanda, abawera 20 bakubye ebiragaano eby’olubeera, ne beeyama okusigala nga Bannaddiini ab’ekibiina ...
The 53-year-old Englishman, who thanked his staff, players and Everton fans for their support, added: "The right time has come to leave the club, with the team in good shape.